Back to Level 3 Index
Bava mu Uganda. Abava mu Uganda 
 ♫ 
(They come from Uganda.  Those who come from Uganda) 
Ava mu Mbale.  Ava mu Mbale
 ♫ 
(He/she comes from Mbale.  He/she who comes from Mbale)
Ebbumba mu Kenya.  Ebbumba eriva mu Kenya.
 ♫ 
(Clay of Kenya.  Clay that comes from Kenya.)
Amasomero mu Jinja. Amasomero agava mu Jinja.
 ♫ 
(Schools of Jinja.  The schools that come from Jinja)
Ekitundu kya mmotoka. Ekitundu ekiva mu mmotoka.
 ♫ 
(A car part.  A part that comes from a car.)
Ebintu mu nnyumba. Ebintu ebiva mu nnyumba
 ♫  
(Household things.  The things that come from a house.)
Batera okukola mu ofiisi. Tebatera kukola mu ofiisi.
 ♫ 
(They often work in offices.  They don’t usually work in offices.)
Babeera kumpi n'ensalo. Tebabeera kumpi n'ensalo.
 ♫ 
Bava mu Uganda.  Tebava mu Uganda.
 ♫ 
Bakola mu kibuga.  Tebakola mu kibuga.
 ♫ 
Kiri ku nsalo.  Tekiri ku nsalo.
 ♫ 
 (It's at the border.  It's not at the border.)
Balunda nte.  Tebalunda nte.
 ♫ 
Balima ppamba.  Tebalima ppamba.
 ♫