1st Day of Riḍván 177 %% Olunaku lwa Ridván 177 olusooka To the Bahá’ís of Uganda %% Eri Ababahá’í ba Uganda Dearly-loved Friends, %% Abeemikwano abagalwa ennyo, As the community of the Greatest Name enters the days of the Most Great Festival %% Nga entababuvo y’ow’Erinnya Erisingira ddala Obukulu eyingira ennaku ez’Ekijaguzo ekisinga obukulu amidst these troubling times, %% wakati mu biseera eby’okutegana, the National Assembly has turned to Bahá'u'lláh %% Olukiiko olw’Eggwanga lukyukidde eri Bahá'u'lláh in a posture of humble appreciation, %% mu ngeri y’okusiima n’obwetoowaze, as it wishes to express its deep gratitude %% nga bwe lwagala okutuusa okwebaza ennyo nnyini for the wonderful achievements %% olw’ebirungi eby’ekitalo ebitukiriziddwa. the Uganda Bahá’í community was able win over this past year, %% Entababuvo y’ababahá’í ba Uganda yasobola okuyimirizaawo omwaka guno oguyise, achievements that have dwarfed accomplishments of any past year in its history. %% ebitukiriziddwa ebimenyeewo ebyali bitukiddwako mu mwaka gwonna ogwayita mu byafaayo byayo. From the nearly 30,000 participants in the Bicentenary celebrations, %% Okuva ku kumpi 30,000 abenyigira mu bijaguzo eby’emyaka ebikumi ebibiri, the lofty heights of thousands of core activities that are spread out in the country %% okukula okw’omuwendo okw’enkumi z’emirimu gy’omulamwa egisasaanidde eggwanga and to the House of Worship with its grounds at a level of beauty not seen before, %% ne ku Nnyumba y’Okusinza n’ebigyetoolodde ku ddaala ly’obulungi obutalabwangako, these are signs that the community has reached a maturity %% buno bubonero obulaga nti entababuvo etuuse ku bukulu and a disposition to touch ever more intensely with warm hearts %% n’engeri y’okukwatira ddala the wider community %% n’omukwano as it has never done before. %% lubeerera ku ntababuvo engazi nga bwetakikolangako. While Bahá’í friends are not immune to the suffering that the prevailing conditions impose, %% Nnewakubadde ababahá’í ab’emikwano tebatalizibwa kubonabona embeera eriwo kwessaawo, it has been so re-assuring to hear of the initiatives taken by many to alleviate the gloom %% kibadde kiwa nnyo obuvumu okuwulira ebitandikidwawo ebikoleddwa abangi okukkakkanya enaku and cheer the hearts of their respective neighbours. %% era basanyuse emitima gya baliranwa babwe. At the end of it all life will not return to the usual ways expected, %% Ku nkomerero ya byonna obulamu tebujja kuddamu kubeera nga bwetubusuubira, the community is urged to be creative but wise, %% entababuvo ekubirizibwa okubeera engiiya naye n’amagezi, thinking of the well-being of their fellow man, %% okulowooza ku bulungi bw’omuntu munnaabwe, in the manner that Faith will continue to grow %% mu ngeri Enzikiriza gy’eneyongera okukula and flourish in the year ahead. %% n’okubimbijjukana mu mwaka gwetwolekedde. The Assembly beseeches the Blessed Beauty %% Olukiiko lwegayirira Ow’omukisa Omulungi ennyo to pour evermore abundantly His blessings %% okuyiwa mu bungi emikisa Gye and shower His constant protection on the friends everywhere. %% era awandagirizze obukuumi Bwe obutakyuka ku b’emikwano buli wonna. With loving Bahá’í greetings, %% N’okulamusa kwa Bahá’í okw’omukwano, secretary %% Omuwandiisi National Spiritual Assembly of the Bahá’ís of Uganda