Back to Level 2 Index

Lesson 37 – Concord of numerals with nouns

A: Oli musomesa. Olina abaana bameka mu kibiina kyo? (You are a teacher. How many children are in your class?)
B: Nnina abaana amakumi asatu. (I have thirty children.)
A: Ooo! Bangi! Bonna bawala, oba osomesa abawala n’abalenzi? (Oh! That’s many! Are these all girls or you teach both girls and boys?)
B: Bonna bawala. (All are girls.)
A: Bawala bokka? (Girls only?)
B: Mmm. [affirming]
A: Ooo.

Ekibiina kya Mary mulimu abawala kkumi na babiri. Ooo! Bangi! (Mary’s class has 12 girls. Oh! That’s many!)
Mu nsawo yange mulimu emiyembe kkumi na ssatu. Ooo! Mingi! (My bag has 13 mangoes. Oh! That’s many!)
Engatto zange zonna ziri ku mmeeza? Yee, zonna weeziri! (Are all my shoes on the table? Yes, all are there!)