Back to Level 3 Index

Lesson 67 – Near Future Indicative Affirmative

Enkya tetuuyige Luganda. (We shall not learn Luganda tomorrow.)
Enkya tetuugende mu ssinema. (We shall not go to the cinema tomorrow.)
Enkya tetuulye byannyanja. (We shall not eat fish tomorrow.)
Enkya tetuulabe mupiira. (We shall not watch soccer tomorrow.)
Enkya tetuunyumye ne mikwano gyaffe. (We shall not chat with friends tomorrow.)
Enkya tetuusomese baana. (We shall not teach children tomorrow.)

A: Enkya munaayiga Oluganda? (Shall you learn Luganda tomorrow?)
(B,C): Nedda, enkya tetuuyige Luganda. (No, we shall not learn Luganda tomorrow.)
A: Enkya munaakola ki? (What shall you do tomorrow?)
(B,C): Enkya tunaagenda mu katale. (We shall go to market tomorrow.)

A: Enkya onoolya ebyennyanja? (Shall you eat fish tomorrow?)
B: Nedda, enkya siirye byannyanja. (No, I shall not eat fish tomorrow.)

A: Enkya onoolya ki? (What shall you eat tomorrow?)
B: Enkya nnaalya nnyama. (I shall eat meat tomorrow.)