Back to Level 1 Index

Lesson 19 – Questions and Answers with verb ‘-beera’


mbeera (I stay), obeera (you stay), mubeera (you [plural] stay) , abeera (he/she stays), tubeera (we stay).

T: Ova mu kibuga ki? (Which city do you come from?)
S: Nva mu Denver. (I come from Denver.)
T: Ova mu Denver, naye kati obeera mu Kampala. Otegedde? (You come from Denver but now you stay in Kampala. Do you understand?)
S: Yee, ntegedde. (Yes, I understand.)
---
S: Nedda, sitegedde. (No, I did not understand.)

Teacher to the class: Mubeera mu Kampala. Mutegedde? (You stay in Kampala. Do you understand?)
Class: Yee, tutegedde. (Yes, we understand)
T: Abantu b'omu kitundu ekyo balunzi. Mutegedde? (People in this place are herdsmen. Do you understand?)
Class: Nedda, tetutegedde. (No, we don’t understand)

Tuning the Ear to Tonality
Saagala kulya. (I don’t want to eat.), Tewali mazzi. (There is no water), Baana mmwe, temuyingira wano. (Children, don’t come in here.) , Siri musanyfu (I am not happy)

Building Vocabulary
Ebibala (Fruit), Emiyembe (Mangoes), Emicungwa (Oranges), Obutunda (Passion fruit), Ennaanansi (Pineapple), Gonja (Sweet bananas [usually roasted]), Amatooke (Banana [usually served like mashed potatoes])