Back to Level 4 Index

Lesson 82 – Eating Schedules

As per the narrative of lesson 74 and onwards, answer the following:
a. Emmere ey'ekiro eyitibwa etya? (What is food at night called?)
b. Ekyekiro kiriibwa ku ssaawa mmeka? (What time is dinner served?)
c. Abantu abasinga obungi batera okulya ku ssaawa mmeka? (What time does the majority of the people often eat?)
d. Lwaki balya ku ssaawa eyo? (Why do they eat at that hour?)
e. Abantu bamaze okukola emirimu gyabwe ku saawa mmeka? (The people finish their work at what hour?)
f. Abalimi balya kikeerezi, oba mangu? (Farmer eat late or early?)
g. Balya mmere ya ngeri ki? (What kind of food do they eat?)
h. Okusinga, abantu balya ki? (The most common food they eat?)
i. Abantu bayagala ki ennyo? (What do the people really want?)
j. Bayinza okulya ngeri ki ey'emmere? (What kinds of food can they eat?)