Back to Games Index

Okwepena Omupiira

[Ebyokukozesa - Omupiira oba ensawo ntonotono y'ebijanjaalo]

Abaana bakole enkulungo enene, nga bonna batunudde mu makkati. Omwana omu alondebwa okuyimirira makati g’enkulungo. Omwana okuva mu nkulungo atandika omuzannyo nga akasukira omupiira omwana oyo ali mu makati g’enkulungo, ateekeddwa okugwepena guleme okumukoonako. Singa agweppenye bulungi ne gutamukoonako, omwana addiridde oyo eyasoose okugukasuka afuna omukisa ogw’okukasuka, era kino kigenda bwekityo okwetoloola enkulungo okutuusa nga omuntu omu akubye oyo ali mu makati. Bw’akubibwa, oyo ali wakati akyusa ekifo n’oyo akasuse omupiira.

Dodge the Ball

[Materials - A "soft" ball or small bean bag.]

The children form a large circle, all facing the centre. One child is chosen to stand in the middle. A child from the circle begins the game by throwing the ball at the child in the centre, who must duck or dodge so that he does not get hit by the ball. If he successfully "dodges" the ball, the child beside the one who threw last gets a chance to throw, and this goes on around the circle until someone hits him. When he is hit, the child in the centre changes place with the one who threw the ball. The aim is to try to get into the centre and stay there as long as possible.

Back to Games Index